
Father| Leader| @manutd| @Scvillajogoo |@Bebecool_ug| Humanitarian | Equality
kampla,Uganda
Joined February 2012
- Tweets60.9K
- Following1.4K
- Followers2.6K
- Likes64.4K
Sultan Sheba retweeted
🎥 | @isaackmpagi10 reacts ahead of tomorrow's game at Wankulukuku.
[ENG / LUG]
#MARSCV || @UPL
#TheJogoos
Sultan Sheba retweeted
Dduwa y'okussaako Omusika wa Hajjat Madina Nakasinde Magala erombeddwa e Kibibi n'asikizibwa Mariam Nantumbwe ne Lubuga we Aisha Namirembe.
Omugenzi Hajjat Madina Nakasinde ye Nnyina wa Oweek Hajji Sulaiman Magala, Katambala Omwami w'Essaza Butambala. Yava mu bulamu bw'Ensi eno gyebuvuddeko oluvannyuma lw'okutawanyizibwa ebirwadde ebitali bimu.
Abaami ba Kabaka ku mitendera egy'enjawulo beetabye mu dduwa eno okwongera okwoleka Obumu n'obwa sseruganda eri munnaabwe Oweek Katambala.
Omumyuka asooka owa Katikkiro era Minisita w'obuyiiya n'enzirukanya y'emirimu mu bwakabaka, Oweek Twaha Kaawaase Kigongo, asinzidde mu dduwa eno n'asaba abantu okussa ekitiibwa mu ddiini ne mu buwangwa bwabwe, n'abajjukiza nti obuwangwa bwaliwo okuva edda ne dda nga eddiini tezinnajja n'olwekyo tewali nsonga lwaki abantu balekeraawo okukuuma ennono n'obuwangwa bwabwe olw'okuba balina eddiini, wabula basobola okukuuma ebirungi ebiri mu buwangwa bwabwe ate ne bassa ekitiibwa mu nzikiriza zaabwe.
Minisita wa Gavumenti ez’Ebitundu okulambula kwa Kabaka n'ensonga za Buganda ebweru, Owek. Joseph Kawuki yebazizza Omugenzi Hajjat Madina Nakasinde Magala olw'empisa ennungi ze yasiga mu mutabani we ezimuyambye okubeera omuntu alina enkolagana ennungi n'abalala ate omunyiikivu mu mirimu n'okubeera omuntu afaayo ku bantu abamwetoolodde.
Mu kwebaza ku lwa banne, Oweek Hajji Magala Sulaiman Katambala, atenderezza nnyina ebirungi bye yabatuusaako era yeebazizza abantu bonna abaavudde mu bitundu eby'enjawulo okujja okubeegattako mu kusaba dduwa ya Nnyabwe.
Dduwa yetabiddwako; Omutaka Nnamwama Augustine Kizito Mutumba - Omukulu w'Ekika ky'e Kkobe era Omukubiriza w'Olukiiko lw'Abataka Ab'Obusolya, Owek. Dr. Prosperous Nakindu Kavuma Minisita w'ebyenjigiriza eyawummula, Amyuka Supreme Mufti wa Uganda Sheikh Ibrahim Ntanda Muzzanganda, Abaami b'amasaza abaliko n'abaawummula, n'Abaami ba Kabaka ab'emitendera egy'enjawulo.
Sultan Sheba retweeted
Our No. 9️⃣ was the @uplfansmeetup player of the month of October!
Well in @FrankSebuufu 👏
#TheJogoos🔵
Sultan Sheba retweeted
Okusaasira okubwa enkuba? Am sorry Katikiro takyali busy oba?
Mesach Ssemakula, batabani be, ne Manager Kayemba Solo bankyaliddeko.
Ssemakula ansaasidde enkuba eyatukuba ku kivvulu kye ku Kingdom Kampala.
Mugambye nti Katonda y'atonnyesa enkuba, era emikolo mingi enkuba egitaataganya.
Nneebaza Mesach Ssemakula olw'okussa ekitiibwa mu mulimu gwe, ekimuyambye okutumbula ekitone kye.
Sultan Sheba retweeted
(0-1)
Ogenrwot and Otim come on replacing Tonny Sendi and Frank Sebuufu respectively
#SCVUPD || @UPL
#TheJogoos🔵
Sultan Sheba retweeted
(0-1)
55' The Jogoos are having most of the ball in the opponent's but are yet to get an equaliser
#SCVUPD || @UPL
#TheJogoos🔵
Sultan Sheba retweeted
(0-1)
67' @Yiga_Najib22
and Mugisha Steven are replaced by Tonny Asiku and Martin Mamer respectively
#SCVUPD || @UPL
#TheJogoos🔵
Sultan Sheba retweeted
(0-1)
70' @FrankSebuufu
finds the back of the net but he's called offside
#SCVUPD || @UPL
#TheJogoos🔵
Sultan Sheba retweeted
(0-1)
78' The Jogoos are still pushing for an equalizer keeping most of the ball in opposition box.
#SCVUPD || @UPL
#TheJogoos🔵








































